Tuula Tufume, ky'ekitabo ekiikwata kungero n'enfumo ebyafumibwanga Abaganda ab'edda bwe baaba nga bali n'abaana baabwe ekiro nga beetolodde ebyoto by'omuliro.
Ekitabo kino nkiwandikiidde abaana abato wamu n'abakulu abatafunanga mukisa kufuma ngero zino. Omusomi ajja kusanga eby'okuyiga ku nkomerero ya buli lugero. Tusuubira nti enfumo eziri mu katabo kano zija kuba za mugaso eri abasomi bonna.
Ebifa Ku Muwandiisi Jackson Kaswa yazaalibwa Myanzi mu MubendeDistrict. Yatendekebwa mu "Makerere University" okusomesa Ssayansi n'ebyennono mu matendekero g'abasomesa. Ate mu "Univeristy of of London" mu Bungereza, gye yakugukira mu kuwandiika ebitabo n'amawulire. Awandiise ebitabo ebiwerako ebikozesebwa mu masomero.
Kaswa atambudde mu mawanga mangi mu Afrika ko ne mu mawanga ga Bulaaya ng'alafuubanira Ebyenjigiriza. Yaliko Ssentebe w'ekibiina ky'abawandiisi b'ebitabo mu Mubende ekiyitibwa "Mubende Publishers Bureau" ekyategekanga okuwandikira Bannayuganda ebitabo ebyamagezi.
Shipping Cost |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
No comments found for this product. Be the first to comment!