Cranmer Kalinda akyusizza akatabo kano mu Luganda y'akulira ekitongole ky'Olulimi Olungereza n'Oluganda mu National Curriculum Development Centre mu ministule y'Ebyenjigiriza. Alina diguli mu Lungereza okuva mu Makerere University ate n'endala okuva mu Ibadan University.
Amaka ga bawansolo kyakyusibwa okuva mu katabo ka George Orwell akayitibwa Animal Farm. Ensolo ezaali zifugibwa omuntu, zeekyawa ne zimujeemera era ne zimugoba mu kibanja kye. Zeeteekera amateeka agaalizisobozesezza okwefuga nga buli emu eri mu ddembe awatali kubojjagana ne ginnaayo. Era zaateesa okwewalira ddala amayisa g'abantu. Wabula akataayi tekaasala na kkubo nga bawambizzi batandika okwekuza. Ensolo endala tezisobola ku bawakanya kuba bawambizzi baalina obuwagizi bw'agabwa agaakula ne gawola.
| Author | Cranmer Kalinda |
| Shipping Cost |
|
| Shipping | Same day |
| Product Location | Gods Mercy Bookshop, New Taxi Park, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
English
French
German
Russian
中文

No comments found for this product. Be the first to comment!