Okalya dda kadda dda - Achilles Zimbe Tebandeke

Seller: God's mercy bookshop |
Reviews (0)
 0  1  3.4k
USh 20,000
In Stock
lug014
GMBookshop
  Same day
  Estimated Delivery:
 
Share: 

EBIKWAATA KU MUWANDIISI

Achilles Tebandeke yakulira wa jjaajawe Marita Namatovu e Kiruddu Buziga. Obutaka bwe buli Namayamba, Makulubita mu Luweero. Yasomerako e Ggaba primary School, Nyenga Seminary, Christian Medical School Vellore mu Buyindi ne Universities mu USA.

Musawo mu Mayo Clinic Hospital mu ssaza lye Minnesota mu USA.

EBIRI MU KITABO MU BUFUNZE

Olugero luno Iukulombojjera obulamu bwa Mwami Kabukuta eyali omwavu lunkumpe naafuuka bifekeera.

Nga wayiseewo emyaka, Kabukuta yatandika okutamiira ssente eky'amutuusa n'okukola buli kintu ekyamujjiranga mu bwongo. Kino kyamutuunga n'okufuna nga ssente mu makubo agataliinga matuufu. Embeera enno yamuviramu n'okutunda muwala we Kirabo. Ekitabo kino kijja kuyamba omusomi wakyo okutegeera nti obuwoomi bwa ssente tebuggwa era ssente bw'otogikwata bulungi eyinza okusuula mu matigga...

Author Achilles Zimbe Tebandeke
ISBN 978-2523-456-94-6
Shipping Cost
Shipping Same day
Product Location Gods Mercy Bookshop, New Taxi Park, Shop 674, Central Region, Uganda

No reviews found.

No comments found for this product. Be the first to comment!

Join our YouTube community @GMBookshop for daily book reviews

Join our YouTube community @GMBookshop for daily book reviews