"OMUGANDA N'ENSWA", ky'ekitabo ekitottola akawonvu n'akagga kalonda akwata ku nswa, ko n'ennono yOmuganda ekwata ku biwuka bino. Ssayansi omwangungu akwata ku nswa naye tasuuliddwa muguluka.
Ebifa Ku Muwandiisi
JACKSON KASWA yazaalibwa Myanzi mu Mubende District. Yatendekebwa mu "Makerere University" okusomesa Ssayansi n'ebyennono mu matendekero gabasomesa. Ate mu"Univeristy of London mu Bungereza, gye yakugukira mu kuwandiika ebitabo n'amawulire. Awandiise ebitabo ebiwerako ebikozesebwa mu masomero.
Kaswa atambudde mu mawanga mangi mu Afrika ko ne mu mawanga ga Bulaaya ng'alafuubanira Ebyenjigiriza.
Yaliko Ssentebe wekibiina kyabawandisi bebitabo mu Mubende ekiyitibwa "Mubende Publishers Bureau"' ekyategekanga okuwandikira Bannayuganda ebitabo ebyamagezi.
Shipping Cost |
Country
State
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
No comments found for this product. Be the first to comment!