Ebikwaata ku Muwandiisi
Achilles Tebandeke yakulira wa jjaaja we Marita Namatovu e Kiruddu Buziga.
Obutaka bwe buli Namayamba, Makulubita mu Luweero. Yasomerako e Ggaba primary School, Nyenga Seminary, Christian Medical School, Vellore mu Buyindi ne mu ziyunivasite mu USA.
Musawo mu Mayo Clinic Hospital mu saza lya Minnesota mu USA.
Ebikwata ku kitabo kino
Kirabo yayolebwa Kabango ne mukazi we abataamujjuza mu buli kintu; wabula n'abaliisa akakanja. Yali mugezi nnyo nga kw'otadde obw'epansi n'obunnyoomi. Mu mwaka ggwe ogusembayo mu kussoma obusawo, n'andibadde buli omu yamulabula okuva ku muwała ggwe baali bamala edda okwogereza nga n'ebintu by'atwalibwa dda mu bazadde bbe, yagaana.
Okukkakkana ng'omuwala bamukubye embaga. Kirabo ekikubagizzo y'akinonnyeza mu bitamiiza n'atuuka okuba lujjuuju n'obussawo n'abuvaako. Ekyewuunyisa ennyo Kirabo yakyuka n'afuuka omuntu omulungi, okukkakkana ng'omuwala ggwe baali bamututeko amuli mu taano.
| Author | Achilles Zimbe Tebandeke |
| ISBN | 978-2123-456-94-0 |
| Shipping Cost |
|
| Shipping | Same day |
| Product Location | Gods Mercy Bookshop, New Taxi Park, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
English
French
German
Russian
中文

No comments found for this product. Be the first to comment!