Nze Mbimazze by Prisca Nakitto

Reviews (0)
0 1 13.2k
USh 15,000
In Stock
SK-10079
GMB
  Estimated Delivery:
 
Share: 

NZE MBIMAZE, gwe muzannyo oguyINza Okuyamba n'okuvigiriza naddala abavubuka, okuba abagumukiriza era abeegendereza mu hizibu bye baba basanze, saakon okweyagalira mu mbeera gye babaam n 'oluusi nga tebasobola kukyuSa mbeera eyo nga bayita mu makubo amatuufu.

Gubumbiriddwa ku muwala Harriet eyali yeetamiddwa ebyokusoma, n'atuuka okwegomba okuba ngayazaalibwa mu biseera eby edda ebitaalimu byakusoma, Jjajjaawe amale amusange amunyumize ebyabangawo mu biseera ebyo. Ate oluvannyuma Harriet yeegomba okuba nga yazaalibwa nga mulenzi nga Jjajjaawe amunyumirizza ebyafaayo by omulenzi mu kiseera kino, eyasanga ebizibu ebingi: omwali okufiirwa nnyina, okuva ku misomo, okiuwaayirizibwa obubbi n 'agobwa ku mulimu, ate n omuwala gwe yali ayogereza okumugaana nga amaze okulimbibwalimbibwa omutabuzi. Olw'obugumiikiriza bwe n'okuyambibwa banne, yasobola okuvvunuka ebizibu byonna.

We guggwerako, nga omuwala Harriet asazeewo okwongera emisomo gye mu maaso.

Obubaka mu muzannyo guno bugenda eri ABAVUBUKA. Ofw'obuzibu obungi era obw 'amaanyi bwe basanga mu kulonda ekyo kye Dallba mu bulamu bwabwe obujja, nga bujjudde okusoomoozebwa ebizibu cong eDisangibwa mu kakyo kano mbasabira nnyo Omukama abakwatire Oumuli basobole okulaba gye bagenda, era abawe amaanyi okuguma "4 Duyla mu bukubo obujjudde amaggwa n 'enkuyanja y 'ebizibu ebirala cOlreeta ekizikiza. Basobola okutuuka ku bukulu obwegombeowag besimbu.

MUNYWERERE DDALA BE GGULUGGULU.

Prisca Nnakitto

Shipping Cost
Product Location GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda

No reviews found.

No comments found for this product. Be the first to comment!

If you love literature books, stories & novel recommendations, join us on YouTube @GMBookshop

If you love literature books, stories & novel recommendations, join us on YouTube @GMBookshop