Namaganda Alice Janet omuwandiisi w'ekitabo kino Ebitontome Ebiseeneekerevu azaalibwa Kimuli Busujju. Azaalibwa omwami Labbaani Matovu Ssenkandwa n'omukyala Christine Nakimera Matovu.
Yasomera Kassanda Modern Primary, School gye yatuulira ebigezo bya Primary Leaving Examinations 1995. Eno gye yava ne yeegatta ku Kasenyi Secondary School 1996 okutuuka 1999 mu ddisitulikiti y'e Mubende. ly'abasawo erya Butabika School of Psychiatric Nursing.Oluvannyuma yeegattaku ssettendekero wa Yeegatta ku ttendekero St Lawrence University Kampala gye yakuguka mu mbeera z'abantu n'abukubudaabuda. Oluvannyumayeeyongeran'afuna ddipulooma mu kujjanjaba abalwadde b'emitwe ng' essira alitadde ku baana n'abavubukaokuva mu East London - Butabika Link. Mukyala musawo e Mulago. Anyumirwa nnyo olulimi naddala ebitontome. Ayagala Oluganda obwakabaka bwe n'ekika kye eky'engabi e Nsamba. Ebintontome ebiri mu kitabo kino byogera ku bintu nnyo ebiri mu nsi era bye tusanga mu bulamu bwaffe obwabulijjo. Abasomi b'ekitabo kino abaagaliza okunyimirwa n'okuyigira ku by'awandiise kubanga bye bigendererwa bye ebikulu. Ssaabasajja Kabaka Awangaale
Shipping Cost |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
No comments found for this product. Be the first to comment!