Zinunula Omunaku.
EDWARD K.N. KAWERE yazaalibwa Najeera mu Kyaddondo mu 1920 Yasomera kira, Namugongo n'eNsambya gyeyava okugenda e Makerere. E Makerere yavaayo ng'awangudde ebbaluwa ey'obusomesa. Kawere amaze ebbanga ddene nga ku byokuyiga by asomesa agattako n'Oluganda era amaze ekiseera kiwanvu ng'akolagana nnyo n'ettabi ly'Ekitongole ky'Ebyenjigiriza ekikola ku bibuuzo (East African Examination council). Omuwandiisi ono amaze ebbanga ddene nnyo ng'anoonyereza ebintu ebitali bimu mu lulimi Oluganda bw'atyo kyavudde asobola okuwandiika ebitabo eby'omugaso mu lulimi Oluganda. Kawere ye muwandiisi w'obutabo buno: Ebitontome Eby'Amakulu' Bukadde Magezi, Akatabo k'Engero Eziriko Ennyimba NE Solofa ne'Nketta Mu Bizinga by'e Yugoyugo
Shipping Cost |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
No comments found for this product. Be the first to comment!