GWOLULABUZA
Ssemwanga Kivumbi Bantubalamu Ndyanabassi yemutabani w'omugenzi Ssemwanga Kiwanuka, agalamidde e Mbalwa Namugongo mu Kyaddondo. Muzzukulu wa Dkt Charles Lutaaya Bantubalamuu agalamiddee Mbalwa ye ddira nnonge muzzukulu wa Kisolo. Nnyina ye Nnaalongo Tereza Nakabugo muwala wWomugenzi Dkt Paul Kiggundu Musooliini agalamidde e Nakiyanja Namugongo. Omuwandiisi yaso mera Namugongo Boys, Bweyogerere C/U,KiraS.S,St.Francis S.Sne N.C.B.S. Yasomesaako olulimi Olugandae Kira S.S, Kireka High, Clive College, Kalinaabiri P.S, Naalya S.S, Yale Highe Natteta mu Bugerere, n'abuwumulira ku Progressive S.S Bweyogerere mu 2004 Muwandiisi mu katabo Entanda ya Buganda, yaliko omusoyissoyi ku CBS, y'omu ku bakozi abaatandika Star Fm gyeyakolako emyaka egisoba mu munaana nga yeyatandika okusomesa olulimi Oluganda n'okusomesa abasamize buli lwa Ssabbiti mu Program Ekinnonnoggo kati gyeyazza ku Metro FM. Kivumbi ye muwandiisi w'ebitabo bino wammanga.
1. Ebitontome eby'ensibo
2. Entendeka ya Lubaale ow'ennono
3. Ensiba y'Abalongo ab'ennono
4. Ensalira n'ennyingiza ya Lubaale
5. Abantubalamu kkoyi
6. Muvubuka atanyumya
7. Ssekabaka MuteesalI eyeerabirwwa
8. Abalongo b'Emisambwa Abazaale.
Gw'olulambuza, lugero olutottola Omulongo eyazaalibwa ne ttimba bakaddebe ne basooka bamwegaana, mu bulwadde obwabaluma bakkiriza nti abaana baabwe bwoya. Yakozesa amagezi n'amaanyi ge okwekulaakulanya naye ng'abamulaba kibayisa bubi, omwali okuttibwa kwa baanabe, eddogo, n'okwefuulirwa munne mu busuubuzi. Kitanmbulira ku bwenzi nettemu ebiri munsi ng'ebimu tubyetuusaako olw'obutafuga busungu. Era olugero luno lutulaga emitendera ne mikolo gy'obuwangwa. Graphet Books
Shipping Cost |
Country
State
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
Nantume Anna