OLUGERO MU BUFUNZE
Olugero lukwata ku kusomoozebwa omuwala kw'asanga mu biseera bye eby'okuvubuka. Okusoomoozebwa kuno omuwandiisi kw'ayise enkonge n'emitego mu buvubuka. Ekiseera kino kibeera kya kugezesebwa eri omuwala. Omuwandiisi alaga obukulu bw'ebibuuliriro n'emikwano gye tukola nga bwe gisobola okukyusa eneeyisa y'omuntu. Wano bajjajjaffe we baabirengerera bwe baagamba nti "Mbuulira gw'oyita naye; nkubuulire empisa zo".
Omuwandiisi atusiigidde ekifaananyi ky'abawala abaasanga amaggwa ne gabafumita, abantu ne batava wansi abalala ne bavaawo.
Cissy ye mpagi mu lugero luno. Azaalibwa mu maka agamuteekateeka, naye amaggwa n'emitego n'amaggwa by'asanga mu bulamu kabulakata bimusinze amaanyi, naye olw' okukwana emikwano emirungi n'ebibuuliriro bya bazadde be afuuka omuntu omulungi, amaliriza emisongo gye, afuna omulimu n'atuuka ne ku kkula ly'obufumbo. Akatabo kano, "Amaggwa n'emitago mu Buvubuka ntanda eri abuntu ab'emitendera egitali gimu.
By Ruth.
Shipping Cost |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
No comments found for this product. Be the first to comment!