Sekasi Fredrick Omuwandiisi w'ekitabo kino anyumirwa nnyo okusomesa Oluganda n'Ebyafaayo wamu n'okusoma n'okuwandiika ebitabo.
Ebitontome ebyomujjirano kitabo kirungi eri abakulu n'abato abanyumirwa olulimi oluzaaliranwa ate olusinga endala zonna. Bannayuganda abaliwo kati n'abaliddawo ekitabo kino kijja kubayigiriza bingi. Mpandiise nga bwe nzize ndaba ensi n'ebyo ebizze bigwawo mu nsi mwe tubeera. Ebitonome bikwatira ddala ku ebyo bye tulaba mu bulamu bwaffe obwabulijjo. Mbaagaliza okuyiga n'okunyumirwa.
Mwebale nnyo.
Sekasi Fredrick
| Author | Sekasi Fredrick |
| Shipping Cost |
|
| Shipping | Same day |
| Product Location | Gods Mercy Bookshop, New Taxi Park, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
English
French
German
Russian
中文

No comments found for this product. Be the first to comment!