Mu lugero Agamyuka munnamawulire Abdu Tabula. yeewaayo okulwanirira obwenkanya ng ayitira mu kuwandiika. Asanga ebizibu ebitagambika omuli n okwegeza mu bulamu bwe,kyokka ate ku nkomerero Meeja Kaberenga eyali. amuyigganya ne yetta ng'ategedde nti awanguddwa Mu kutwalira awamu olugero luno lukwata ku bantu n'ebyo ebibatuukako eyo mu nkukutu. Bibatuukako bitya? Lwaki bibatuukako mu ngeri eyo gyo bibatuukako? Ye omuntu akozeewo ki mu kwa nnanga okusoomoozebwa okw engeri ezitali zimu okusangibwa mu mulembe guno omukyufu? W'omalira okusoma ekitabo kino obeera otegedde bingi era nga toyinza kusigala kye kimu.
Shipping Cost |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
No comments found for this product. Be the first to comment!