"OMUGANDA N'ENSWA", ky'ekitabo ekitottola akawonvu n'akagga kalonda akwata ku nswa, ko n'ennono yOmuganda ekwata ku biwuka bino. Ssayansi omwangungu akwata ku nswa naye tasuuliddwa muguluka.
Ebifa Ku Muwandiisi
JACKSON KASWA yazaalibwa Myanzi mu District de Mubende. Yatendekebwa mu "Makerere University" okusomesa Ssayansi n'ebyennono mu matendekero gabasomesa. A mangé mu"Université de Londres mu Bungereza, gye yakugukira mu kuwandiika ebitabo n'amawulire. Awandiise ebitabo ebiwerako ebikozesebwa mu masomero.
Kaswa atambudde mu mawanga mangi mu Afrika ko ne mu mawanga ga Bulaaya ng'alafuubanira Ebyenjigiriza.
Yaliko Ssentebe wekibiina kyabawandisi bebitabo mu Mubende ekiyitibwa "Mubende Publishers Bureau"' ekyategekanga okuwandikira Bannayuganda ebitabo ebyamagezi.
Frais de port |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
Aucun avis trouvé!
Aucun commentaire trouvé pour ce produit. Soyez le premier à commenter!