Amaggwa N'emitego mubavubuka

Commentaires (0)
0 0 13.6k
USh 15,000
En stock
SKU-GL1EQ1A227
GMB
  Estimated Delivery:
 
Partager: 

OLUGERO MU BUFUNZE

Olugero lukwata ku kusomoozebwa omuwala kw'asanga mu biseera au revoir eby'okuvubuka. Okusoomoozebwa kuno omuwandiisi kw'ayise enkonge n'emitego mu buvubuka. Ekiseera kino kibeera kya kugezesebwa eri omuwala. Omuwandiisi alaga obukulu bw'ebibuuliriro n'emikwano gye tukola nga bwe gisobola okukyusa eneeyisa y'omuntu. Wano bajjajjaffe we ​​baabirengerera bwe baagamba nti "Mbuulira gw'oyita naye; nkubuulire empisa zo".

Omuwandiisi atusiigidde ekifaananyi ky'abawala abaasanga amaggwa ne gabafumita, abantu ne batava wansi abalala ne bavaawo.

Cissy vous mpagi mu lugero luno. Azaalibwa mu maka agamuteekateeka, naye amaggwa n'emitego n'amaggwa by'asanga mu bulamu kabulakata bimusinze amaanyi, naye olw' okukwana emikwano emirungi n'ebibuuliriro bya bazadde be afuuka omuntu omulungi, amaliriza emisongo gye, afuna omulimu n'atuuka ne ku kkula ly'obufumbo. Akatabo kano, "Amaggwa n'emitago mu Buvubuka ntanda eri abuntu ab'emitendera egitali gimu.

Par Ruth.

Frais de port
Product Location GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda

Aucun avis trouvé!

Aucun commentaire trouvé pour ce produit. Soyez le premier à commenter!

If you love literature books, stories & novel recommendations, join us on YouTube @GMBookshop

If you love literature books, stories & novel recommendations, join us on YouTube @GMBookshop