Tobbanga by Waalabyeki Magoba only available in Luganda language and is the description below.
Omuwandiisi w'akatabo k'abaana kano Waalabyeki Magoba asiima nnyo abazadde abajjumbidde okugulira abaana obutabo bw'azze awandiikira abato. Ensonga yokka ereetera Magoba okuwandiikira abato y'eno: Ayagala bakulire mu mpisa y'okusoma ebitabo bye batagenda kufunamu bubonero bwa mu kibiina. Wazira basome ebitabo ebinaabaleetera ennyoonta y'okwagala okusomanga ebitabo ebirala buli we babeera era buli kadde. Bwe bakula nga bajjumbira okusoma ebitabo mu budde bwabwe obw'eddembe Iwe balisobola okubeera abantu abasobola okuvuganya obulungi mu nsi etambulira ku nkola ya BWINO KU BWINO
| Author | Waalabyeki Magoba |
| Shipping Cost |
|
| Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
No reviews found.
English
French
German
Russian
中文

No comments found for this product. Be the first to comment!