Waalabyeki Magoba 的 Tobbanga 仅提供卢干达语版本,描述如下。
Omuwandiisi w'akatabo k'abaana kano Waalabyeki Magoba asiima nnyo abazadde abajjumbidde okugulira abaana obutabo bw'azze awandiikira abato。 Ensonga yokka ereetera Magoba okuwandiikira abato y'eno: Ayagala bakulire mu mpisa y'okusoma ebitabo bye batagenda kufunamu bubonero bwa mu kibiina。 Wazira basome ebinaabaleetera ennyoonta y'okwagala okusomanga ebitabo ebirala buli we babeeraera buli kadde。 Bwe bakula nga bajjumbira okusoma ebitabo mu budde bwabwe obw'eddembe Iwe balisobola okubeera abantu abasobola okuvuganya obulungi mu nsi etambulira ku nkola ya BWINO KU BWINO
Author | Waalabyeki Magoba |
运费 |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
找不到评论!
找不到此商品的留言互动。成为第一个留言的吧!