Tobbanga de Waalabyeki Magoba uniquement disponible en langue Luganda et correspond à la description ci-dessous.
Omuwandiisi w'akatabo k'abaana kano Waalabyeki Magoba asiima nnyo abazadde abajjumbidde okugulira abaana obutabo bw'azze awandiikira abato. Ensonga yokka ereetera Magoba okuwandiikira abato y'eno : Ayagala bakulire mu mpisa y'okusoma ebitabo bye batagenda kufunamu bubonero bwa mu kibiina. Wazira basome ebitabo ebinaabaleetera ennyoonta y'okwagala okusomanga ebitabo ebirala buli we babeera era buli kadde. Bwe bakula nga bajjumbira okusoma ebitabo mu budde bwabwe obw'eddembe Iwe balisobola okubeera abantu abasobola okuvuganya obulungi mu nsi etambulira ku nkola ya BWINO KU BWINO
Author | Waalabyeki Magoba |
Frais de port |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
Aucun avis trouvé!
Aucun commentaire trouvé pour ce produit. Soyez le premier à commenter!