Enkuluze Yokuyita Litulica von Nalubega Margaret Birungi.
OBUTABO BW'EDDAALA LYA "O OBWEKENEENYEZEDDWA
MBAYIWA: WALABYEKI MAGOBA AMAGGWA N'EMITEGO. MUBUVUBUKA: RUTH KABOGGOZA. NZE MBIMAZE: PRISCA NAKITTO. EBITONTOME EBISENEEKEREVU: NAMAGANDA ALICE OBUW0OMI. BW'EBITONTOME: SSALIDAMASCUS.
Litulica ssomo eriyambuli muntu alyettanira asobola okufuuka ekitonde ekiggya . ekitabo kino nkiwandiikidde abayizi ab'eddaala erya O era nga kisunsula obutabo obupya ,kigenda kubayamba awamu n'abasomesa okwongera okulaba obunyuvu obuli mu bitabo bino awamu n'obuyiiya bw'abawandiisi baabwo. Kija kubayamba n'okwongera okukuguka mu ssomo lya Litulica Neebaza abasomesa b'olulimi oluganda bonna olw' obuwagazi awamu n'okuwabula kwe bazze bampa mu biwandiiko byange byonna Nkakkasa nti buli aneekwata ekitabo kino taaleme kuganyulwa. Mbagaliza okusoma obulungi era n'okwongera okwagala wamu n'okunyumirwa Litulica
Versandkosten |
|
Product Location | GODS MERCY BOOKSHOP, New taxipark, Freeman building, Shop 674, Central Region, Uganda |
Keine Bewertungen gefunden!
Für dieses Produkt wurden keine Kommentare gefunden. Sei der erste der kommentiert!